Dataset Viewer
phase
float64 | image_url
string | contributor_id
int64 | gender
string | age_group
string | language
string | audio
audio | duration
float64 | up_votes
int64 | down_votes
int64 | transcript
string | audio_files
string |
---|---|---|---|---|---|---|---|---|---|---|---|
1.1 | 623 |
Female
|
30-39
|
Luganda
| 0.005278 | 3 | 0 |
Ekifaananyi kiraga akamuli aka langi eya bbulu kavuddeyo bulungi bambi kalabika bulungi era nga waliwo enjuki nga eraga nti eri mu kuva mbimuli ebyo edda oludda luno yeeyongereyo.
|
yogera_image_audio_20240103_194950.884569_2772.wav
|
||
1.1 | 433 |
Female
|
30-39
|
Luganda
| 0.004722 | 3 | 0 |
Lino zzike liyina kye litunuulira. Diyina ebyoya ebiddugavu. Diri mu nsiko mu nsiko mujjudde ebikoola ebimyufu. Ezzike lino dirabika liyina gwe lyali litunuulidde era nga lyetegereza.
|
yogera_image_audio_20240126_005843.213180_1069.wav
|
||
1.1 | 433 |
Female
|
30-39
|
Luganda
| 0.0075 | 3 | 0 |
Abaana beetisse enku ku mutwe, balabika bava kutyaba nku. Bali ne maama waabwe era aweese omwana ku mugongo. Abaana bano balabika bakoowu era mu mabbali waliwo omukyala asibye ekitambaala ku mutwe era waliwo ennimiro erina ebirime bya langi eya kiragala.
|
yogera_image_audio_20240126_020717.076157_1125.wav
|
||
1.1 | 665 |
Female
|
18-29
|
Luganda
| 0.005556 | 3 | 0 |
Omwana mulenzi omuto yeetisse ekikutiya ku mutwe alaga ayina gy'ava era ayina by'ava okusaka atambula ayina gy'alaga. Obudde butandise okuwungeererera era ng'ali mu kwanguwa addeyo ewaka enzikiza temusanga.
|
yogera_image_audio_20240127_001007.551273_1329.wav
|
||
1.1 | 447 | null | null |
Luganda
| 0.0075 | 3 | 0 |
Waliwo abantu Katonda be yawa emitima nga migumu kuba bw'otunuulira ekiyiriro nga kino bwe kifaanana, kizibu nnyo okugamba nti osobola yadde okwewaayo okuyimirira okumpi nakyo we kiri. Waliwo omuntu alabibwa ng'ayambadde olugoye olwa kyenvu waggulu so ng'ate ne wansi ndowooza ayambadde olugoye lwa bbululu, alinnya amazzi gye gava.
|
yogera_image_audio_20240126_235648.984313_2531.wav
|
||
1.1 | 665 |
Female
|
18-29
|
Luganda
| 0.005278 | 3 | 0 |
Ekkubo ery'ettaka era nga teriyisaako bantu bangi. Ekkubo ly'eno ggazi, liyita wakati mu kibira ng'emabbali waliyo ettale. Ekibira kino eno si kikwafu nnyo naye kyamera waggulu ku lusozi.
|
yogera_image_audio_20240127_004645.098388_1803.wav
|
||
1.1 | 466 |
Male
|
18-29
|
Luganda
| 0.001111 | 3 | 0 |
Ebintu bino bikozesebwa mu buyonjo era nga bitudde ku mmeeza ey'embaawo.
|
yogera_image_audio_20240127_022107.226341_2616.wav
|
||
1.1 | 667 |
Male
|
18-29
|
Luganda
| 0.004167 | 3 | 0 |
Omwami omuvubi ayimiridde mu lyato ali mu kunnyuka akutte engasi akuba amazzi mpola mpola ayolekera olukalu.
|
yogera_image_audio_20240127_024641.904046_2651.wav
|
||
1.1 | 666 |
Female
|
18-29
|
Luganda
| 0.004444 | 3 | 0 |
Akatandaalo kaliko ebintu. Ebidomola, amaseppiki, amasowaani, wuma n'ebikopo. Byonna biri awo kkatandaalo.
|
yogera_image_audio_20240126_232006.604988_2294.wav
|
||
1.1 | 650 |
Female
|
18-29
|
Luganda
| 0.006111 | 3 | 0 |
Kittulakita ekimotoka ekirima era nga kino kiri mu kulima omuddo we kiri waliwo omuddo ogwa kiragala ate eno kyamazeeyo dda okulimayo wayooyoofu.
|
yogera_image_audio_20240127_162624.343179_2410.wav
|
||
1.1 | 650 |
Female
|
18-29
|
Luganda
| 0.004444 | 3 | 0 |
Ennyanja, enjuba egwa. Ekitangaala kikubye mu nnyanja, erabika bulungi ddala.
|
yogera_image_audio_20240127_161304.417224_2858.wav
|
||
1.1 | 650 |
Female
|
18-29
|
Luganda
| 0.008333 | 3 | 0 |
Omidaala egiriko ebirime, mitegeke bulungi ebirime eby'enjawulo, ennaanasi, lumonde omuganda, obummonde obuzungu, amatooke, ovakkedo, ennyaanya.
|
yogera_image_audio_20240127_161416.708239_1123.wav
|
||
1.1 | 650 |
Female
|
18-29
|
Luganda
| 0.009444 | 3 | 0 |
Akatale omutundibwa engoye n'ebintu ebirala omwami awalula akagaali maanyigakifuba, ayambadde t-shirt emmyufu n'empale eya bbululu, abaana mm batunudde omukyala n'omwami bali emabega w'omwami aa w'eggaali basanyufu.
|
yogera_image_audio_20240127_145855.733043_1338.wav
|
||
1.1 | 673 |
Male
|
30-39
|
Luganda
| 0.006944 | 3 | 0 |
Nengera ennyanja nga budde bwa kiro, omwezi gugikubyemu. Wabula nga waliwo n'abaami babiri nga balabika bayina aah obuti bwe bakutte okuli amalabo nga baagala kwevubira ku byennyanja.
|
yogera_image_audio_20240127_182339.649598_2722.wav
|
||
1.1 | 666 |
Female
|
18-29
|
Luganda
| 0.004722 | 3 | 0 |
Ennyumba nnyingi, era endala zirinaanye amatooke agakula. Era kumpi kuliko n'omuti, endala ziri mu kikomera.
|
yogera_image_audio_20240127_180957.730942_1871.wav
|
||
1.1 | 650 |
Female
|
18-29
|
Luganda
| 0.006111 | 3 | 0 |
Ezzike etto lirinnye ku kati waggulu, lyekutte omukono gwalyo waggulu ku katabi k'omuti. Ebikoola by'omuti bya langi ya kiragala.
|
yogera_image_audio_20240127_195352.332293_1539.wav
|
||
1.1 | 673 |
Male
|
30-39
|
Luganda
| 0.008889 | 3 | 0 |
Nnengera abaana abawerako abato bali mu myaka mukaaga musanvu munaana mwenda abalenzi n'abawala abamu nga basanyufu abalala nga banyiivu, eh kuliko n'ababiri abawanise obugalo obulaga nti basanyuse.
|
yogera_image_audio_20240127_200316.580567_2212.wav
|
||
1.1 | 650 |
Female
|
18-29
|
Luganda
| 0.007778 | 3 | 0 |
Ekkanisa nnene, yaserekebwa amabaati amamyufu, amadirisa gaayo gaawundibwa bulungi eri mu langi eya kitaka.
|
yogera_image_audio_20240127_201754.877830_1162.wav
|
||
1.1 | 673 |
Male
|
30-39
|
Luganda
| 0.005556 | 3 | 0 |
Ndaba obumuli obulabika obulungi mu langi eya kakobe nga buliko n'enjuki yiino erina akamuli akamu k'eguddeko ng'enoonyaamu by'ekolamu omubisi.
|
yogera_image_audio_20240127_201436.572531_2644.wav
|
||
1.1 | 677 |
Male
|
18-29
|
Luganda
| 0.006111 | 3 | 0 |
Ndaba entuumu y'obutimba obulabika nga bwa langi ya kiragala ku mabbali wali nnegera nga waliwo omuguwa omulala ogwali guli mu langi enjeru era nga obutimba buno bwakolebwa mu ggoozi era nga bulabika nga butega byennyanja.
|
yogera_image_audio_20240127_205437.021098_2904.wav
|
||
1.1 | 673 |
Male
|
30-39
|
Luganda
| 0.0075 | 3 | 0 |
Nnengera omwami ali mu ttaawo eryeru, ng'alina ennyama gy'ayokya wano nga yeeyambisa ekyoto ekizungu. Emabega eri eriyo abantu abatalabika bulungi, naye nga nabo abamu bali mu mataawo meeru, ndowooza era nabo nga bali ku mulimu gwe gumu gwa kuteekateeka byakulya.
|
yogera_image_audio_20240127_210027.598205_1319.wav
|
||
1.1 | 673 |
Male
|
30-39
|
Luganda
| 0.008056 | 3 | 0 |
Ah nnengera embuzi. Embuzi zino ziri ttaano. Naye nga zirabika zirina kye zeekengedde. Ate nga zirabika mbuzi nzungu okusinziira ku ndabika yaazo. Ziri ku ttale kuba ndaba omuddo n'obutiititi obwa kiragala.
|
yogera_image_audio_20240127_210935.159735_1150.wav
|
||
1.1 | 667 |
Male
|
18-29
|
Luganda
| 0.004444 | 3 | 0 |
Abantu bayimiridde mu kkereziya batendereza Omutonzi. Omukulembeze ayimiridde mu maaso gaabwe, n'abakubi b'ebyuma bali emabega.
|
yogera_image_audio_20240127_213823.998335_1705.wav
|
||
1.1 | 667 |
Male
|
18-29
|
Luganda
| 0.004722 | 3 | 0 |
Emmotoka ssatu zisimbye mmaaso g'ekizimbe kya Frank Kalimuzo kiyina langi eya kitaka kiyina n'amabaati aga ameeru.
|
yogera_image_audio_20240127_220024.859414_1839.wav
|
||
1.1 | 663 |
Female
|
30-39
|
Luganda
| 0.006389 | 3 | 0 |
Abasajja nga bali ku lubalama lw'ennyanja basika omuti oguzingiddwako obutimba nga baguzza ku lubalama lw'ennyanja. Ku lubalama waliwo akadomola akali mu musenyu. Omusajja omu tayambadde ssaati.
|
yogera_image_audio_20240127_220332.855073_3003.wav
|
||
1.1 | 663 |
Female
|
30-39
|
Luganda
| 0.005 | 3 | 0 |
Ezzike nga liri mu kibira. Ezzike litudde ku kati akatono. Emabega w'ezzike waliwo emiti egiriko ebikoola ebya kiragala n'ebya kyenvu.
|
yogera_image_audio_20240127_221543.966760_1070.wav
|
||
1.1 | 663 |
Female
|
30-39
|
Luganda
| 0.004167 | 3 | 0 |
Abantu ab'enjawulo nga baliko we batudde bakutte amasowaani g'emmere nga balya mu bo mulimu n'abaana.
|
yogera_image_audio_20240127_222825.134911_2428.wav
|
||
1.1 | 663 |
Female
|
30-39
|
Luganda
| 0.004444 | 2 | 1 |
Embaata ng'eri ku nnyanja eyimiridde ku ttaka eriri ku lubalama lw'ennyanja ekitangaala kikubye kungulu ku nnyanja.
|
yogera_image_audio_20240127_232544.555198_2762.wav
|
||
1.1 | 466 |
Male
|
18-29
|
Luganda
| 0.001389 | 2 | 1 |
Guno mugga gutambula waliwo ku bbali emitiititi egya kira
|
yogera_image_audio_20240128_010510.020258_1627.wav
|
||
1.1 | 433 |
Female
|
30-39
|
Luganda
| 0.004722 | 3 | 0 |
Omwana omuto akutte akagoye akali ka mu ali mu kkakamulamu mazzi emikono giraga nti omwana ono muto ayambadde empale eya bbululu era ng'amazzi ali mu gga mu ggakamulira mu bbaafu emmyufu.
|
yogera_image_audio_20240128_011453.986692_1285.wav
|
||
1.1 | 648 |
Male
|
50-59
|
Luganda
| 0.004444 | 3 | 0 |
Gano maka makadde gaaserekebwa n'amabaati eddirisa lya bbululu mmulyango mu kakkateni akatangaala.
|
yogera_image_audio_20240128_013504.287379_1177.wav
|
||
1.1 | 466 |
Male
|
18-29
|
Luganda
| 0.001389 | 2 | 1 |
Ono nnawolovu aliko ebimyufumyufu n'ebya kiragala.
|
yogera_image_audio_20240128_020327.465846_1445.wav
|
||
1.1 | 663 |
Female
|
30-39
|
Luganda
| 0.005833 | 3 | 0 |
Amayumba mangi ag'amategula nga gazimbiddwa ku kasozi akamu era ku ntikko y'akasozi, kuliko n'obunaala obukasuka amayengo. Waya az'amasannyalaze nazo nnyingi zitambula.
|
yogera_image_audio_20240128_020723.947674_1892.wav
|
||
1.1 | 648 |
Male
|
50-59
|
Luganda
| 0.005556 | 3 | 0 |
Ono omwami aweese omukyala ku ggaali maanyigakifuba omukyala atuddeko kikyala bamuvuga eri ku luuyi olulala waliyo amaduuka agatunda ebintu.
|
yogera_image_audio_20240128_022631.193093_2184.wav
|
||
1.1 | 650 |
Female
|
18-29
|
Luganda
| 0.006944 | 2 | 1 |
Engabi za bika bibiri, eya kitaka omukwafu n'atali mukwafu, nnyingi ziri mu ttale zimu zitunudde endala zirya muddo.
|
yogera_image_audio_20240128_065659.253196_1115.wav
|
||
1.1 | 650 |
Female
|
18-29
|
Luganda
| 0.007778 | 3 | 0 |
Olubalama lw'ennyanja luliko olusenyusenyu amaato gali mu langi eya bbululu gaawummuzibwa ekizimbe ekinene ensozi ziriko emiti ebikoola by'emiti bya langi ya ya kiragala.
|
yogera_image_audio_20240128_145755.597147_2151.wav
|
||
1.1 | 673 |
Male
|
30-39
|
Luganda
| 0.006944 | 3 | 0 |
Aah, nnengera enjuki, ah entonotono ziri wano nga zirabika ziri mu nnyumba yaayo era nga zirabika zeekolamu mulimu ziri mu kukola mubisi gwazo ogw'enjuki. Ebitulituli omubeera ebyana by'enjuki ebito biibino birabwako wano.
|
yogera_image_audio_20240128_173314.409266_2652.wav
|
||
1.1 | 673 |
Male
|
30-39
|
Luganda
| 0.0075 | 3 | 0 |
Ndaba omwami omwami mutunzi wa kyalaani era ali ku mirimu gye akakkalabya alabika aliko akamwenyumwenyu ku matama atunudde eno ebbali awo waliwo ebisawosawo nga kirabika mwe muli engoye ze z'atunga ate oluusi o oluuyi olulala eriyo amabaafu.
|
yogera_image_audio_20240128_182738.607399_2133.wav
|
||
1.1 | 677 |
Male
|
18-29
|
Luganda
| 0.005 | 3 | 0 |
Wano ndaba eᵑᵑoma ez'ebika eby'enjawulo era ng'eᵑᵑoma zino zaateekekwako bulungi amaliba. Nnengera nga wali ku bbali waliwo entebe etuulwako eyakolebwa mu mbaawo ate nga ndaba waliwo n'engalabi gye basimbye awo.
|
yogera_image_audio_20240128_183847.628428_1982.wav
|
||
1.1 | 673 |
Male
|
30-39
|
Luganda
| 0.005 | 2 | 1 |
Ekifaananyi kino kirabikiramu obutambaala obw'enjawulo nga buzingiddwa era buli mu langi ez'enjawulo. Ku langi zino kuliko emmyufu, enzirugavu, eya kitaka, eya kacungwa, eya bbululu era kuliko obuweta obuteereddwako.
|
yogera_image_audio_20240128_184007.699792_1542.wav
|
||
1.1 | 677 |
Male
|
18-29
|
Luganda
| 0.005 | 3 | 0 |
Ndaba ebinyonyi ebyali bibuuka mu bbanga wabula nga nnengera nga byali byetooloolera ewaali amaato. Amaato gano gaali galekeddwawo era nnengera n'amazzi nga mangi; eno endabikidde okubeera nga yali nnyanja.
|
yogera_image_audio_20240128_192509.250195_2147.wav
|
||
1.1 | 673 |
Male
|
30-39
|
Luganda
| 0.005556 | 3 | 0 |
Nnengera ebizimbe nga lirabika ssomero amabaati gaaserekwa bulungi mu langi emmyukirivu era nga waliwo n'obuddo obutoototo kw'ossa obutiititi obuwanvu n'obumpi kifo kirabika bulungi.
|
yogera_image_audio_20240128_190733.769284_1188.wav
|
||
1.1 | 665 |
Female
|
18-29
|
Luganda
| 0.004722 | 3 | 0 |
Omusajja akutte ekyuma ali mu kukyusa enkoko nga bw'agikalirira ayambadde ettaawo eryeru eritukula obulungi era omuntu yenna afumba emmere bw'ayina okufaanana.
|
yogera_image_audio_20240128_190556.058811_1394.wav
|
||
1.1 | 648 |
Male
|
50-59
|
Luganda
| 0.007222 | 3 | 0 |
Eno ngabi; eyina amayembe amawanvu, langi yaayo ya kitaka mu bulago, amatu n'eno wansi, mu lubuto weeru. Eyimiridde eyina ky'etunuulira nga weeyimiridde waliwo omuddo omutoototo.
|
yogera_image_audio_20240128_202329.486949_1060.wav
|
||
1.1 | 677 |
Male
|
18-29
|
Luganda
| 0.005 | 3 | 0 |
Wano ndaba ekibira wabula ekibira kino kyali mu kiwonvu era nga kyali kirimu emiti egy'enjawulo era nnengera ne kiragala nga mukwafu nnyo wewaawo ng'eri waggulu enjuba eringa eyali ekubyeyo ng'evaayo.
|
yogera_image_audio_20240128_204406.453880_1518.wav
|
||
1.1 | 675 |
Female
|
18-29
|
Luganda
| 0.004167 | 3 | 0 |
Bino bimuli ebimuli bino birabika bulungi nnyo era ebimuli bino biyina langi ez'enjawulo okuli langi eya ppinka langi eya kyenvu.
|
yogera_image_audio_20240128_203612.469938_2952.wav
|
||
1.1 | 648 |
Male
|
50-59
|
Luganda
| 0.004444 | 3 | 0 |
Zino nseenene zimaze okuggyibako obuwaawaatiro n'amagulu gaabyo era zirabika nga zimaze okusiikibwa.
|
yogera_image_audio_20240128_205431.313735_1171.wav
|
||
1.1 | 677 |
Male
|
18-29
|
Luganda
| 0.004444 | 3 | 0 |
Wano ndabawo ssente ezaffe ez'omu Uganda era ndaba nga kuliko ek'emitwalo etaano, kuliko ak'omutwalo, kuliko akasente ek'enkumi ebbiri, kw'oteeka n'akasente ak'olukumi
|
yogera_image_audio_20240128_210416.011422_1436.wav
|
||
1.1 | 675 |
Female
|
18-29
|
Luganda
| 0.004167 | 3 | 0 |
Bino binyonyi. Ebinyonyi bino biri bibiri era bifaanagana. Byali biyimiridde ku muti ogwalina obutabi obutono era nga gulina n'obukoola obwa kiragala.
|
yogera_image_audio_20240128_210835.648471_1523.wav
|
||
1.1 | 665 |
Female
|
18-29
|
Luganda
| 0.005556 | 3 | 0 |
Ensimbi za Uganda ez'empapula nga kuno kuliko omutwalo, olukumi, emitwalo ebiri n'enkumi ettaano era nga zino ensimbi ziri mu langi ez'enjawulo okuli kakobe, kyenvu, emmyufu ne kiragala.
|
yogera_image_audio_20240128_213511.915863_1769.wav
|
||
1.1 | 667 |
Male
|
18-29
|
Luganda
| 0.004167 | 2 | 1 |
Omusana guli mu kukya waggulu w'ennyanja enzikakkamu ddala. Waliwo omusenyu ku lubalama n'amayengo amasaamusaamu.
|
yogera_image_audio_20240128_212652.753008_2583.wav
|
||
1.1 | 675 |
Female
|
18-29
|
Luganda
| 0.005 | 3 | 0 |
Ono mwana era nga muto yali azannya ng'azannyisa ekipiira yali aliraanye ekizimbe ekyali kyazimbibwa amataffaali era ng'azannyira mu busubi obuyina langi eya kiragala.
|
yogera_image_audio_20240128_221653.579121_1377.wav
|
||
1.1 | 675 |
Female
|
18-29
|
Luganda
| 0.004722 | 3 | 0 |
Buno bunyonyi; buli bubiri, buyimiridde ku kati katono era akati kano kayina obutabi obuyina obukoola obutono. Obukoola buno bwa kkala ya kiragala.
|
yogera_image_audio_20240128_220813.636293_2201.wav
|
||
1.1 | 667 |
Male
|
18-29
|
Luganda
| 0.005 | 3 | 0 |
Ku bukoofiira obutera okwambaliribwa Abasiraamu abaami ku kkanzu okubikka emitwe gwabwe, kuliko obumyufu n'obulala bwa langi ez'enjawulo.
|
yogera_image_audio_20240128_221809.315034_1227.wav
|
||
1.1 | 648 |
Male
|
50-59
|
Luganda
| 0.005 | 2 | 1 |
Wano waliwo ekizimbe, waliwo n'amaato ku lukalu. Waggulu eri waliwo olusozi olulabika obulungi oluliko omuddo, n'awamu nga tewali muddo bulungi.
|
yogera_image_audio_20240129_021603.274598_2910.wav
|
||
2 | 1,233 |
Female
|
18–29
|
Luganda
| 0.009167 | 3 | 0 |
Ente eya langi eya kitaka eyimiridde erina amayembe amanene ddala era nga mawanvu nnyo, w'eyimiridde waliwo akayumba akaazimbibwa mu mbaawo ne kaserekebwa n'amabaati era emabbali w'ekkubo waliwo amayumba agasulwamu .
|
yogera_image_audio_20240620_225612.093971_1121.wav
|
||
2 | 1,475 |
Male
|
40–49
|
Luganda
| 0.007778 | 3 | 0 |
Gino miteeko gya bintu bya njawulo; waliwo omuteeko ogw'obummonde obuzungu, waliwo omuteeko ogw'ennyaanya, waliwo omuteeko ogw'obutungulu obunene, ne wabaawo n'omuteeko ogw'obutungulu obutonotono nga bweru, omuteeko nga gwa magi. Kitegeeza birabika bitundibwa kubanga biri mu miteeko gya njawulo.
|
yogera_image_audio_20240620_123457.780058_2539.wav
|
||
1 | 164 |
Male
|
50-59
|
Luganda
| 0.005833 | 2 | 1 |
Wano ennyumba yali ng'eriko toyireeti nga nkadde nnyo ate n'emabega wa toyireeti basuddeyo kasasiro, waliyo ebiveeraveera, ebikutiyakutiya ng'ate era n'ennyumba nayo ekulaga nti nkadde nga ne toyireeti ekulaga nti nkadde.
|
yogera_image_audio_20231011_092443.626476_1921.wav
|
||
1 | 174 |
Male
|
40-49
|
Luganda
| 0.004444 | 3 | 0 |
Kino ekifaananyi kindaga emmotoka eya kabangali ng'etisseeko abantu abawerera ddala ng'eri ku luguudo lwa ttaka, ng'eri mu kusaabala.
|
yogera_image_audio_20231011_134253.804378_2216.wav
|
||
1 | 42 |
Female
|
18-29
|
Luganda
| 0.005 | 3 | 0 |
Ekibangirizi kino kya kiragala. Ku kibangirizi ekimu kuliko emiti ate ng'ekibangirizi ekirala kuli kirabika ng'okuli essamba ly'amajaani nga kuliko n'ennyumba ntono ddala ate ennyumba eziriko nga zeesuuliridde amabanga agawera.
|
yogera_image_audio_20230825_103712.690960_1037.wav
|
||
1 | 42 |
Female
|
18-29
|
Luganda
| 0.006944 | 2 | 1 |
Enkulungo eno eri mu masekkati g'ekibuga ate nga kino ekibuga kirina amayumba ag'enjawulo omuli kw'otadde zikalina n'amabangalu ate enkulungo eno era eyitibwako zibboodabooda nga zeetisse abasaabaze. Mu nkulungo eno mw'osanga ebifaananyi by'abakulembeze, mw'osanga n'ebibumbe eby'ekisodde.
|
yogera_image_audio_20230825_100525.373650_1249.wav
|
||
1 | 44 |
Male
|
18-29
|
Luganda
| 0.004722 | 2 | 0 |
Mu masekkati waaliwo akasolo akaali kawanvu ddala naye nga kuliko eddaala eryali lisobozesa abantu okkatuukako wabula nga n'ebire birabika; ebya bbululu n'ebyeru.
|
yogera_image_audio_20230825_103730.579883_1142.wav
|
||
1 | 27 |
Female
|
30-39
|
Luganda
| 0.008056 | 3 | 0 |
Mu kifaananyi kino mulimu ndaba olusaalu olw'enjawulo ng'ekitundu kino kiraga nti omusana gwakayo nnyo nnyo nnyo era omuddo teri, omuddo gwayo gwonna gwakala, ensozi ezirinaanyeewo zonna zonna ebintu byakwo byonna tebyeyagaza, bikalu. Mulimu ensozi ez'enjawulo ate mulimu n'ebikko eby'enjawulo.
|
yogera_image_audio_20230825_105617.565972_1239.wav
|
||
1 | 44 |
Male
|
18-29
|
Luganda
| 0.004444 | 3 | 0 |
Waaliwo enjovu bbiri era nga ziyimiridde mu masekkati g'ettale mu muddo ogwa kiragala. Wabula nga zonna zirina amasanga abiri abiri, wabula nga zonna nnene nnyo.
|
yogera_image_audio_20230825_113326.839894_1029.wav
|
||
1 | 39 |
Female
|
18-29
|
Luganda
| 0.005278 | 2 | 0 |
Ndaba obusente; ak'omutwalo, ak'olukumi, ak'emitwalo ebiri, ak'enkumi ttaano, era zino ssente ze za Uganda.
|
yogera_image_audio_20230825_115737.255107_1296.wav
|
||
1 | 39 |
Female
|
18-29
|
Luganda
| 0.008889 | 2 | 0 |
Mu kifaananyi kino ndaba ebizimbe eby'enjawulo. Ndaba emmotoka ez'enjawulo. Ndaba ekizimbe ekikyazimbibwa. Ky'ekyo lwaki ebyuma ebikyazimba bikyaliyo waggulu era mu kulaba okwange ndaba ekizimbe kye bayita Arena Mall ekisangibwa e Nsambya kitegeeza ekifaananyi kiringa ekyakubibwa e Nsambya.
|
yogera_image_audio_20230825_124749.839986_1198.wav
|
||
1 | 27 |
Female
|
30-39
|
Luganda
| 0.008889 | 3 | 0 |
Luno luyiira. Oluyiira luno kitegeeza omuliro ng'oyo kitegeeza kwokya ebisubi oba okwokya ensiko n'ekwata omuliro ekibangirizi ekinene; lwe luyiira luno era ekibangiriza kino kyonna kikutte omuliro wabula ku mabbali wano waliwo omuddo ogumu ogutannaba kukwata muliro naye nga era oluyiira luno lutambula ludda gye guli.
|
yogera_image_audio_20230825_164514.009727_1304.wav
|
||
1 | 45 |
Female
|
18-29
|
Luganda
| 0.004167 | 2 | 0 |
Mu kyalo abantu baali balima omuddo ogwali gwetoolodde ennyumba zaabwe okwewala ebisolo ebisobola okuyingira ennyumba zaabwe ebibeera mu muddo.
|
yogera_image_audio_20230825_130142.516244_1363.wav
|
||
1 | 56 |
Female
|
18-29
|
Luganda
| 0.004444 | 2 | 0 |
Obusiisira buno baabuzimba nga bakozesa essubi ekkalu kw'ossa n'emmuli eziyingira ku mulyango, kw'ossa baabuteeka mu makkati mu nnimiro. Obusisira buno bufaanana ng'obuli ku masiro e Kasubi.
|
yogera_image_audio_20230829_182857.637892_1470.wav
|
||
1 | 56 |
Female
|
18-29
|
Luganda
| 0.004722 | 2 | 0 |
Omwana omuto ow'obuwala azannyira emabega g'ennyumba etannaggwa bulungi ng'amabulooka gali bweru. Omwana omuwala ono omuto azannyisa olupiira lw'eggaali.
|
yogera_image_audio_20230830_073120.608995_1981.wav
|
||
1 | 43 |
Male
|
18-29
|
Luganda
| 0.004167 | 2 | 1 |
Ennaku zino abantu abayiiya embugo bazikolamu ebintu eby'enjawulo okugeza enkoofiira wamu n'engoye entunge, ekireetera embugo okusigala nga za mugaso mu bulamu obwa kaakati.
|
yogera_image_audio_20230903_175311.517775_1904.wav
|
||
1 | 56 |
Female
|
18-29
|
Luganda
| 0.005833 | 2 | 1 |
Obusiisira buno baabuzimba ng'ebisulo by'abalambuzi ababa bazze mu kitundu kino okulambula. Obusiisira buno babusasulira ssente okusulamu, obusiisira buno buwa abalambuzi abava ebweru ekifaananyi nga Africa we yali ebiseera emabega.
|
yogera_image_audio_20230904_075923.301394_1652.wav
|
||
1 | 39 |
Female
|
18-29
|
Luganda
| 0.01 | 2 | 1 |
Wano ndaba abasajja bali bana nga balaga bali kusereka ennyumba eri okuzimbibwa, era eno ennyumba eriraanye eriraanye amazzi. Era ku luuyi luli ng'eriraanye, waliwo we ndaba omuddo eri emabega waayo ndaba emiti era balaga bali kusi bali kkozesa mbaawo okugisereka.
|
yogera_image_audio_20230825_104257.967162_1312.wav
|
||
1 | 168 |
Male
|
30-39
|
Luganda
| 0.0125 | 2 | 1 |
Ndaba akatale ak'omubuulo akasangibwa ku makubo wakati nga nga mulimu abakyala abatunda enva endiirwa okuli ennyaanya n'obutungulu. Waliwo n'abo abakalirira gonja ku kkubo nga kw'otadde n'omukyala ayambadde ekitengi ekya kyenvu ekirimu n'ebiba ebya kiragala waliwo n'omukyala asala ekkubo ayambadde bbulawuzi eya kyenvu nga kw'otadde ne ssikaati eya bbulaaka era nga mulimu n'omukyala avuga ppikippiki eyakazibwako erya boodabooda eya bbajaaji era nga naye ayambadde ekitengi.
|
yogera_image_audio_20231011_082159.519886_2550.wav
|
||
1 | 170 |
Male
|
40-49
|
Luganda
| 0.004444 | 2 | 0 |
Eno ekifaananyi kino tulengera abavubuka bali mu kyererezi bali babiri, naye ng'omu akutte ekiddomola nga kirabika ennyonta yabadde emukutte ng'amazzi agagye ku luzzi ali mu kunywa. Kye kifaananyi kye tulaba wano
|
yogera_image_audio_20231011_085239.338195_1857.wav
|
||
1 | 169 |
Male
|
30-39
|
Luganda
| 0.008889 | 2 | 1 |
Wa waliwo omusajja ali muuu kkereziya ayambadde egganduula y'abasomi b'eddiini oba ababuulizi b'eddiini yeewombeese bulungi kiraga nti ali mu kusaba ayambadde ayambadde n'akawe akatangira omukka omubi okuyingira mu nnyindo ze yeewombeese bulungi ekiraga nti ali mu maaso ga Katonda mu kkereziya.
|
yogera_image_audio_20231011_085335.078069_2851.wav
|
||
1 | 163 |
Male
|
18-29
|
Luganda
| 0.005 | 2 | 0 |
Ndaba ekifaananyi ky'omuntu akutte sabbuuni ali mu ccupa alongoosa engalo oba obuwuka bw'omu ngalo.
|
yogera_image_audio_20231011_090630.909790_2629.wav
|
||
1 | 157 |
Female
|
18-29
|
Luganda
| 0.006944 | 2 | 0 |
Ndaba ekisaawe kye bazannyiramu ebyemizannyo kinene ndaba emmotoka ndaba ne ppaasikalamu owa langi ya kiragala ndaba amayumba n'emiti ebyetooloddewo.
|
yogera_image_audio_20231011_091024.258729_2365.wav
|
||
1 | 159 |
Male
|
30-39
|
Luganda
| 0.005556 | 2 | 0 |
Mu kifaananyi kino mulimu abasajja bana abali mu kuzimba naye nga bazimba n'embaawo, waggulu bakomerera. Wansi w'ennyumba eno waliyo emiti egikutte ng'ekibira ate ku luuyi eri waliyo ennyanja nga n'ennyanja erimu obuzinga era nga nabwo bwa miti.
|
yogera_image_audio_20231011_091418.898665_2440.wav
|
||
1 | 149 |
Male
|
18-29
|
Luganda
| 0.006944 | 2 | 0 |
Ndaba ettegula eriri ku nnyumba, kw'oteeka emiti egya kiragala ne waya ezitwala amasannyalaze, kw'oteeka ekizimbe eky'amabaati amaddugavu.
|
yogera_image_audio_20231011_092820.032836_1954.wav
|
||
1 | 163 |
Male
|
18-29
|
Luganda
| 0.005556 | 2 | 0 |
Wano ndaba abaana babiri mu kifaananyi; omwana ow'obulenezi ayisiŋŋanyizza omukono n'omwana ow'obulwala era emabega waabwe waliyo amapiki, sayidi eri waliyo abasajja babiri, naye balinga abeeteekateka okutandika emisinde egy'okudduka.
|
yogera_image_audio_20231011_092738.066586_2312.wav
|
||
1 | 170 |
Male
|
40-49
|
Luganda
| 0.004722 | 2 | 0 |
Ekifaananyi kino kiraga ekyererezi. Ekyererezi kiraga ensozi, mulimu n'ennyanja eyita mu makkati oba omugga. Kuliko emiti, waliwo n'amayumba agaliko naye waggulu waliyo obwengula okuli ebire; mulimu ebyeru, mulimu ebya kakobe, so ky'ekifaananyi ekyo.
|
yogera_image_audio_20231011_093830.023011_1475.wav
|
||
1 | 155 |
Male
|
18-29
|
Luganda
| 0.007778 | 2 | 0 |
Ndaba omukka n'omuliro ogwaka ng'erudda waliwo omuddo ogwakala ekiraga nti ekifo ekyo kyali kikutte omuliro nga kyandiba nti kkuumiro lya bisolo oba ekibangirizi ekimu.
|
yogera_image_audio_20231011_094230.669178_2009.wav
|
||
1 | 153 |
Male
|
30-39
|
Luganda
| 0.006111 | 3 | 0 |
Ndaba omusajja ayambadde engoye enzirugavu bwe zzigi. Omusajja ono muvubi era akutte akatimba akasuula mu nnyanja. Ndaba n'ebbaafu mw'atoola akatimba ng'akasuula mu nnyanja. Ebbaafu ya kacungwa.
|
yogera_image_audio_20231011_095420.983743_2902.wav
|
||
1 | 170 |
Male
|
40-49
|
Luganda
| 0.005 | 2 | 0 |
Ekifaananyi kiraga aaa kweggamba kiraga ekitundu e e era olengera waliwo abantuntu balina ebyamaguzi bye batunda bataddeko weema omusana obutabookya waggulu waliyo obwengula budde bulinga enkuba eyagala okutonnya bano basala oluguudo emmotoka zitambula boodabooda bavuga.
|
yogera_image_audio_20231011_095616.299932_2550.wav
|
||
1 | 156 |
Male
|
30-39
|
Luganda
| 0.009167 | 2 | 0 |
Lino dduuka eritundibwamu ebintu ebikozesebwa nga biruke mu mikono eby'enjawulo bye twambula bye twambala ku mibiri gyaffe mu bulago ne ku matu, n'engoye eziwanikiddwa ze twambala ezikoleddwa mu mbeera ez'ennono z'Ekifirika. Neera waliwo maapu gye nnengera eriko ebigambo Uganda naye ng'ewandiikiddwa ng'osobola oggigula n'ogiwanika mu kifo kyonna ky'oyagala.
|
yogera_image_audio_20231011_095947.662697_1934.wav
|
||
1 | 166 |
Male
|
18-29
|
Luganda
| 0.006111 | 2 | 0 |
Ndaba omusajja abu akutte eggaali ng'asindika nsindike kubanga agivuddeko atambuza bigere ayambuka lusozi omusajja ono ayambadde enkoofiira emmyufu wamu n'essaati e eemu ssaati ey'emikono emiwanvu.
|
yogera_image_audio_20231011_100358.131652_1748.wav
|
||
1 | 166 |
Male
|
18-29
|
Luganda
| 0.006667 | 2 | 0 |
Enjovu ng'eyimiridde, enjovu eno eriko amasanga abiri, ng'eddidde omumwa gwayo n'eguzingamu. Enjovu eno eri gy'eva ekubiddwako akasana akaaka mu langi eya kyenvu eyaka.
|
yogera_image_audio_20231011_101005.009143_1483.wav
|
||
1 | 167 |
Female
|
40-49
|
Luganda
| 0.006111 | 2 | 1 |
Mu kifaananyi kino ndabawo enjuki, ekiwuka kye bayita enjuki nga kiri ku kimuli, ku kimuli okwo kwezi enjuki ezo kwe ziggya obuntu bwe ziko ne zitwala ne bugenda ne bukolamu omubisi, omubisi ogwo oguwooma ennyo ate nga liba ddagala.
|
yogera_image_audio_20231011_101251.372308_2903.wav
|
||
1 | 177 |
Female
|
60 and above
|
Luganda
| 0.0075 | 2 | 0 |
Emmotoka ensituzi ye y'ebirime, bataddeko amatooke ku ku mmotoka eno ensituzi y'ebirime. Mulimu n'ebirala bye bataddemu nga bimyukirivu.
|
yogera_image_audio_20231011_101747.065859_2395.wav
|
||
1 | 171 |
Male
|
30-39
|
Luganda
| 0.004722 | 3 | 0 |
Akatale awatundibwa engoye ziwanikiddwa waggulu mulimu n'ensawo ate emabega w'akatale waliyo olusozi.
|
yogera_image_audio_20231011_101948.966296_1736.wav
|
||
1 | 147 |
Male
|
30-39
|
Luganda
| 0.006111 | 2 | 0 |
Ekifaananyi kino mulimu ebiwuka bye bayita enjuki nga buli emu yeekutte ku ginne waayo era ziri twandigambye nti ekibinja ky'enjuki.
|
yogera_image_audio_20231011_102107.768032_2600.wav
|
||
1 | 163 |
Male
|
18-29
|
Luganda
| 0.005278 | 2 | 0 |
Mu kifaananyi muno ndaba kimpanze akutte ekyokulya kye mu ngalo era mu maaso alaga wa ki... wa nvi, alina ebyoya ebiddugavu.
|
yogera_image_audio_20231011_102412.910160_1550.wav
|
||
1 | 178 |
Female
|
40-49
|
Luganda
| 0.004722 | 3 | 0 |
Omukyala aweese omwana mu mugongo, omukyala asibye akatambaala ku kutwe ayina by'akola olw'obulamu bw'omwana we.
|
yogera_image_audio_20231011_102745.417795_2958.wav
|
||
1 | 170 |
Male
|
40-49
|
Luganda
| 0.004167 | 2 | 1 |
Ekifaananyi ekyo kiraga essinzizo, ekiggwa eky'e Nnamugongo oba liyite essabo we baayokyera abajulizi, so nga kizimbiddwa mu byuma era nga kuliko n'omusaalaba waggulu.
|
yogera_image_audio_20231011_103313.892291_2379.wav
|
||
1 | 156 |
Male
|
30-39
|
Luganda
| 0.004167 | 2 | 0 |
Ekifaananyi kiraga enjuki eri ku kimuli okubeera ng'esikamu ebyokulya by'eneerya okubeera nga mu mbeera yonna ekole omubisi ogw'enjuki ogwetaagisibwa ffe abantu ba bulijjo okubeera nga tugukozesa mu bintu eby'enjawulo.
|
yogera_image_audio_20231011_103917.551469_2987.wav
|
||
1 | 171 |
Male
|
30-39
|
Luganda
| 0.005556 | 2 | 1 |
Ebisiige eby'ebifaananyi, adungu n'ebisiige by'abakyala basatu.
|
yogera_image_audio_20231011_104207.021222_1885.wav
|
||
1 | 164 |
Male
|
50-59
|
Luganda
| 0.006667 | 2 | 0 |
Ono yali musambi wa mupiira naye ng'alabika mukazi era ali ku mupiira ng'asinziira akube omupiira. Ayambadde sokisi emmyufu, enviiri ng'azikwatiddemu bw'ati katono.
|
yogera_image_audio_20231011_104542.442299_2854.wav
|
||
1 | 159 |
Male
|
30-39
|
Luganda
| 0.006111 | 3 | 0 |
Mu kifaananyi kino mulimu enjuba waggulu mu bbanga, ng'enjuba eno yali evaayo. N'ebeera nti nno yali eyina ekitangaala nga ky'amaanyi. Ekitangaala ne kirabikira ne mu mazzi. Amazzi gano gaalabika ng'ekifo kiddugavu naye nga enjuba n'ekireetera okubeera nti nno kiriko olutangaala oluva ku njuba. Mulimu omusajja ayimiridde akutte eddobo.
|
yogera_image_audio_20231011_104541.049907_2773.wav
|
||
1 | 163 |
Male
|
18-29
|
Luganda
| 0.006111 | 2 | 0 |
Ekifaananyi kino kiraga ennyumba eziri ku lusozi nga nnyumba nnyingi era nga kiriko ekkubo erya koolaasi nga kiriko n'ekkubo ery'ettaka erituuka ku koolaasi ng'era waliwo emmotoka ey'ekika kya 'Harrier' eri mu kkubo etambula.
|
yogera_image_audio_20231011_104815.492610_1804.wav
|
End of preview. Expand
in Data Studio
README.md exists but content is empty.
- Downloads last month
- 51